Weewale Akatego k’Okutya Abantu
Kiki ekyalemesa abatume okwoleka obuvumu?
-
Beekakasa ekisukkiridde. Peetero yatuuka n’okugamba nti ye yandisigadde nga mwesigwa eri Yesu, abalala ne bwe bandimwabulidde
-
Baalemererwa okusaba n’okusigala nga batunula
Yesu bwe yamala okuzuukira, kiki ekyasobozesa abatume okubuulira n’obuvumu wadde nga baali bayigganyizibwa?
-
Baakolera ku kulabula kwa Yesu, era ekyo kyabayamba okweteekerateekera okuyigganyizibwa
-
Baasaba Yakuwa abayambe babe bavumu.—Bik 4:24, 29
Mbeera ki eziyinza okutulemesa okuba abavumu?