Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Yakuwa Ajja Kukuyamba Obe Muvumu

Yakuwa Ajja Kukuyamba Obe Muvumu

Bw’oba ng’okyasoma, otya okubuulira ku ssomero n’okugamba abalala nti oli Mujulirwa wa Yakuwa? Bwe kiba bwe kityo, kiki ekinaakuyamba okuba omuvumu? (1Se 2:2) Lwaki osaanidde okubuulira ku ssomero? Mulabe vidiyo erina omutwe, Yakuwa Ajja Kukuyamba Obe Muvumu, era muddemu ebibuuzo bino:

  1. Sofiya yakoppa kyakulabirako ky’ani mu Bayibuli ekyamuyamba okuba omuvumu?

  2. Okwegezaamu kwayamba kutya Sofiya?

  3. Lwaki osaanidde okubuulira b’osoma nabo?

  4. Bw’oba nga tokyasoma, biki by’oyize mu vidiyo eyo?