Ataddemu Kingi Okusinga Abalala Bonna
Bye tuyigira ku nnamwandu eyawaayo obusente obutono:
-
Yakuwa asiima nnyo ebyo bye tukola
-
Weereza Yakuwa n’omutima gwo gwonna
-
Kola ky’osobola; teweegeraageranya na balala era togeraageranya ebyo by’osobola kukola kati, n’ebyo bye wakolanga edda
-
Abaavu nabo basobola okugaba, wadde nga balina bitono
Biki ebirala by’oyigira ku nnamwandu?