Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Maayi 7-13

MAKKO 7-8

Maayi 7-13
  • Oluyimba 13 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Situla Omuti Gwo ogw’Okubonaabona Ongobererenga”: (Ddak. 10)

    • Mak 8:34​—Okusobola okugoberera Yesu, tulina okulekera awo okwetwala ffekka (“alekere awo okwetwala yekka” awannonnyolerwa ebiri mu Mak 8:34, nwtsty; w93 4/1 lup. 11 ¶14)

    • Mak 8:35-37​—Yesu yabuuza ebibuuzo bibiri ebituyamba okulowooza ku bintu ebisinga obukulu (w08 10/15 lup. 25-26 ¶3-4)

    • Mak 8:38​—Okugoberera Kristo kyetaagisa obuvumu (jy lup. 143 ¶4)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mak 7:5-8​—Lwaki Abafalisaayo baakulirizanga nnyo eky’okunaaba mu ngalo? (w16.08 lup. 30 ¶1-4)

    • Mak 7:32-35​—Kiki kye tuyigira ku ngeri Yesu gye yakwatamu omusajja eyali kiggala? (w00 3/1 lup. 10 ¶9-11)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mak 7:1-15

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 165-166 ¶6-7

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO