Jjuuni 14-20
EKYAMATEEKA 5-6
Oluyimba 134 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yigiriza Abaana Bo Okwagala Yakuwa”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Ma 5:21—Etteeka erigaana abantu okwegomba lituyigiriza ki? (w19.02 lup. 22 ¶11)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ma 5:1-21 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka ey’okuyigiriza abantu Bayibuli era obe ng’amulaga vidiyo, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? (th essomo 9)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Tuukana n’ebyetaago bya nnyinimu, era omusomere ekyawandiikibwa ekituukirawo. (th essomo 12)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) fg essomo 9 ¶6-7 (th essomo 8)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Yoleka Okwagala mu Maka”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Weeyongere Okwoleka Okwagala mu Maka.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 9 ¶27-32, obus. 9C ne 9D
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 111 n’Okusaba