Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yigiriza Abaana Bo Okwagala Yakuwa

Yigiriza Abaana Bo Okwagala Yakuwa

Abazadde balina okukulaakulanya okwagala kwabwe eri Yakuwa (Ma 6:5; w05 7/1 lup. 14 ¶11)

Balina okuteerawo abaana baabwe ekyokulabirako ekirungi (Ma 6:6; w07-E 5/15 lup. 15-16)

Buli kiseera balina okuyigiriza abaana baabwe ebikwata ku Yakuwa (Ma 6:7; w05 7/1 lup. 15 ¶14)

Ng’oggyeeko mu kiseera eky’okusinza kw’amaka, ddi lw’oyinza okuyamba abaana bo okweyongera okwagala Yakuwa n’emisingi gye?