Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Tofumbiriganwanga Nabo”

“Tofumbiriganwanga Nabo”

Yakuwa yalagira Abayisirayiri okuwasa oba okufumbirwa bakkiriza bannaabwe bokka (Ma 7:3; w12-E 7/1 lup. 29 ¶2)

Yakuwa tayagala baweereza be bafune bulumi (Ma 7:4; w15 3/15 lup. 30-31)

Endowooza Yakuwa gy’alina ku bufumbo tekyukanga (1Ko 7:39; 2Ko 6:14; w15 8/15 lup. 26 ¶12)

WEEBUUZE, ‘Ekiragiro ekikwata ku kuwasa oba okufumbirwa “mu Mukama waffe mwokka” kiŋŋanyula kitya?’