EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Amateeka ga Yakuwa Gooleka Amagezi n’Obwenkanya
Twoleka amagezi n’okutegeera bwe tugondera amateeka ga Katonda (Ma 4:6; it-2-E lup. 1140 ¶5)
Bangi bwe balaba enneeyisa yaffe ennungi bakiraba nti kya magezi okugoberera amateeka ga Katonda (Ma 4:6; w99-E 11/1 lup. 20 ¶6-7)
Embeera y’obulamu bw’abantu ba Yakuwa esingira wala nnyo ey’abantu b’ensi (Ma 4:7, 8; w07 8/1 lup. 31 ¶13)
Abantu bangi bajja mu kibiina kya Yakuwa bwe balaba enneeyisa ennungi ey’abo abakolera ku mateeka ga Katonda n’emisingi gye.
Mikisa ki gy’ofunye olw’okugoberera amagezi Yakuwa g’atuwa?