Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Maayi 10-16

OKUBALA 30-31

Maayi 10-16

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Tuukiriza Obweyamo Bwo”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kbl 30:10-12​—Tumanya tutya nti Erukaana yakkiriza Kaana okutuukiriza obweyamo bwe obw’okuwaayo Samwiri eri Yakuwa? (1Sa 1:11; it-2-E lup. 28 ¶1)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Kbl 30:1-16 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 5

  • Yigira ku Bitonde Okuba Omugumiikiriza: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino ku buli kimera na buli kisolo ebiragiddwa mu vidiyo. Ekitonde kino kituyigiriza ki ku kuba abagumiikiriza? Tuyinza tutya okwoleka obugumiikiriza bwe bumu mu bulamu bwaffe ng’Abakristaayo?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 8 ¶16-22

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 4 n’Okusaba