Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Mugobe Abantu b’Omu Nsi eyo Bonna”

“Mugobe Abantu b’Omu Nsi eyo Bonna”

Yakuwa yalagira abantu be okuggya mu Nsi Ensuubize ekintu kyonna ekyandibaleetedde obutaba beesigwa gy’ali (Kbl 33:52; w10-E 8/1 lup. 23)

Yakuwa yandibayambye okutwala ensi eyo yonna (Kbl 33:53)

Abayisirayiri bandifunye ebizibu bwe batandigobye balabe baabwe bonna mu Nsi Ensuubize (Kbl 33:55, 56; w08 2/15 lup. 27 ¶5-6; it-1-E lup. 404 ¶2)

Okusobola okusanyusa Yakuwa, tulina okulekera awo okukola ekintu kyonna ekikontana n’emitindo gye egikwata ku mpisa oba ekisobola okwonoona enkolagana yaffe naye. (Yak 1:21) Yakuwa atuwa amaanyi okusobola okweggyamu okwegomba okubi era n’okwewala okwonoonebwa endowooza z’ensi.