Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Maayi 3-9

OKUBALA 27-29

Maayi 3-9

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Koppa Yakuwa Atasosola”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kbl 28:7, 14​—Kiki ekyaweebwangayo ng’ekiweebwayo eky’eby’okunywa? (it-2-E lup. 528 ¶5)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Kbl 28:11-31 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 82

  • Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Yagala Muliraanwa Wo: (Ddak. 6) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma bwe kiba kisoboka, buuza abaana be wateeseteese ebibuuzo bino: Lwaki abaana baayisa bubi Priya ku ssomero? Sofiya yalaga atya Priya okwagala? Oyinza otya okulaga abantu ab’enjawulo ku gwe okwagala?

  • Ow’Omukwano owa Nnamaddala y’Ani?: (Ddak. 9) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo ya bukatuuni, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Biki by’osaanidde okunoonya mu oyo gw’oyagala okufuula mukwano gwo? Wa w’oyinza okuzuula omukwano omulungi? Biki by’oyinza okukola okusobola okunyweza enkolagana yo ne mukwano gwo?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 8 ¶8-15, akas. 8A

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 16 n’Okusaba