Jjuuni 13-19
2 SAMWIRI 11-12
Oluyimba 121 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Tokkiriza Kufugibwa Kwegomba Kubi”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2Sa 12:13—Ezimu ku nsonga ezaaviirako Yakuwa obutasalira Dawudi ne Basuseba ekibonerezo eky’okuttibwa ze ziruwa? (it-1-E lup. 590 ¶1)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 11:1-15 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mulage enteekateeka gye tulina ey’okuyigiriza abantu Bayibuli ng’okozesa brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 11)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era otandike okumuyigiriza Bayibuli mu ssomo 01. (th essomo 13)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 05 akatundu 5 (th essomo 15)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Fuga Okwegomba Kwo”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo Tokkiriza Bulamu Bwo Kusaanawo
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 08
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 28 n’Okusaba