Jjuuni 20-26
2 SAMWIRI 13-14
Oluyimba 127 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Amunoni Okwerowoozaako Yekka Kyavaamu Ebizibu Bingi”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2Sa 14:25, 26—Ekyokulabirako kya Abusaalomu kituyigiriza ki ku bulungi obwa nnamaddala? (g04-E 12/22 lup. 8-9)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 14:8-20 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe magazini eddamu ekibuuzo ky’abuuzizza. (th essomo 12)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite okujja mu nkuŋŋaana. (th essomo 18)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 05 akatundu 6 ne Abamu Bagamba Nti (th essomo 18)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Kozesa Ekitabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! Okuyamba Abantu Okukkiririza mu Yakuwa ne Yesu”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo Yamba Abalala Okukkiririza mu Yakuwa ng’Okozesa Ekitabo “Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!” ne Yamba Abalala Okukkiririza mu Yesu ng’Okozesa Ekitabo “Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!”
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 09
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 47 n’Okusaba