EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Amalala Gaaviirako Abusaalomu Okujeema
Abusaalomu yeenoonyeza ebitiibwa (2Sa 15:1; it-1-E lup. 860)
Abusaalomu yasendasenda emitima gy’abantu (2Sa 15:2-6; w12 7/15 lup. 13 ¶5)
Abusaalomu yagezaako okwezza obwakabaka bwa kitaawe (2Sa 15:10-12; it-1-E lup. 1083-1084)
Tusaanidde okwewala okwagala ebitiibwa. Buli luvannyuma lwa kiseera, tusaanidde okwekebera okulaba obanga ebiruubirirwa byaffe birungi. Mu kifo ky’okwagala okukola ebintu ebiviirako abalala okututendereza, tusaanidde okukola ebyo ebigasa abalala.—Baf 2:3, 4.