Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Dawudi Yalaga Okwagala Okutajjulukuka

Dawudi Yalaga Okwagala Okutajjulukuka

Dawudi yanoonya omuntu gwe yandiraze okwagala okutajjulukuka (2Sa 9:1; w06-E 6/15 lup. 14 ¶6)

Dawudi yabaako ky’akolawo mu bwangu okuyamba Mefibosesi (1Sa 20:15, 42; 2Sa 9:5-7; w05 7/1 lup. 9 ¶12)

Dawudi yalagira Ziba okulabirira eby’obusika bya Mefibosesi (2Sa 9:9, 10; w02 3/1 lup. 10 ¶10)

Dawudi teyeerabira ekyo kye yasuubiza Yonasaani. Naffe tusaanidde okulaga bakkiriza bannaffe okwagala okutajjulukuka.​—Zb 41:1, 2; Nge 19:17.