Maayi 16-22
2 SAMWIRI 1-3
Oluyimba 103 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Kiki Kye Tuyigira ku Luyimba Oluyitibwa ‘Omutego’?”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2Sa 1:26—Lwaki Dawudi yali asobola okugamba nti Yonasaani yali ‘muganda we’? (it-1-E lup. 369 ¶2)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 3:1-16 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire enteekateeka gye tulina ey’okuyigiriza abantu Bayibuli ku bwereere, era omuwe kkaadi eragirira abantu ku mukutu jw.org. (th essomo 20)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 04 akatundu 5 ne Abamu Bagamba Nti (th essomo 19)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Okwagala . . . Tekusanyukira Bitali bya Butuukirivu”: (Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Jjukira Engeri Okwagala gye Kweyisaamu—Tekusanyukira Bitali bya Butuukirivu.
“Okwagala . . . Kusuubira Ebintu Byonna”: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Jjukira Engeri Okwagala gye Kweyisaamu—Kusuubira Ebintu Byonna.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 04
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 2 n’Okusaba