Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Enteekateeka ya Dawudi ey’Olutalo

Enteekateeka ya Dawudi ey’Olutalo

Dawudi yadduka Sawulo (1Sa 27:5-7; it-1-E lup. 41)

Dawudi yakuumanga ensalo za Yuda (1Sa 27:8, 9; w21.03 lup. 4 ¶8)

Dawudi teyabuulira Akisi byonna ebyali bizingirwa mu bye yali akola (1 Sa 27:10-12; it-2-E lup. 245 ¶6)

Mu kiseera kyaffe, ab’obuyinza bayinza okuwera oba okukugira omulimu gwaffe, era bayinza okwagala tubeeko bye tubabuulira ebikwata ku baganda baffe. Mu kiseera ng’ekyo, kiba kya magezi okusirika ne tutassa baganda baffe mu kabi.​—Nge 10:19; 11:12; Mub 3:7.