Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Weewalenga Okunyiiza Yakuwa

Weewalenga Okunyiiza Yakuwa

Okuba n’ebigendererwa ebirungi tekituwa bbeetu kumenya mateeka ga Yakuwa (2Sa 6:3-5; w05 7/1 lup. 9 ¶8)

Uzza yamenya etteeka lya Katonda (2Sa 6:6; w05 2/1 lup. 32 ¶20)

Yakuwa yabonereza Uzza olw’obutawa tteeka lye kitiibwa (2Sa 6:7; w05 2/1 lup. 32 ¶21)

WEEBUUZE, ‘Nnyinza ntya okukyoleka mu bulamu bwange nti ntya okunyiiza Yakuwa?’​—Nge 3:7