Jjuuni 12-18
2 EBYOMUMIREMBE 32-33
Oluyimba 103 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Zzaamu Bakkiriza Banno Amaanyi mu Biseera Ebizibu”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2By 33:15, 16—Kiki kye tuyigira ku Manase? (w21.10 lup. 4-5 ¶11-12)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2By 32:1-15 (th essomo 11)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mukubaganye ebirowoozo ku ebyo ebiri emabega wa brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, era otandike okumuyigiriza Bayibuli. (th essomo 6)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Tandika n’ebyo ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 17)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 10 akatundu 5 (th essomo 19)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Weekuume Bakyewaggula”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 48 akatundu 1-4
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 90 n’Okusaba