Jjuuni 26–Jjulaayi 2
EZERA 1-3
Oluyimba 75 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Kkiriza Yakuwa Akukozese”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Ezr 1:5, 6—Kiki kye tuyinza okuyigira ku Bayisirayiri abamu abaasigala mu Babulooni? (w06 1/1 lup. 25 ¶1)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ezr 2:58-70 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nnyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 9)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 10, mu bufunze, okwejjukanya, ne eky’okukolako (th essomo 8)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Funa Essanyu mu Kutandika Okunyumya n’Abantu”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 49 akatundu 1-5
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 132 n’Okusaba