Maayi 29–Jjuuni 4
2 EBYOMUMIREMBE 28-29
Oluyimba 54 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Osobola Okuweereza Yakuwa Wadde nga Bazadde Bo Tebaakuteerawo Kyakulabirako Kirungi”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2By 29:25—Ekyokulabirako kya Nasani kituyigiriza ki ku miganyulo egiva mu kukkiriza okuwabulwa okuva eri Yakuwa? (w12 2/15 lup. 24-25)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2By 28:1-11 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 4)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Tandika nʼebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 19)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6) lff essomo 10 akatundu 4 (th essomo 13)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Yakuwa Ye ‘Kitaawe w’Abatalina Bakitaabwe’”: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 7)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 47
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 86 n’Okusaba