Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjuuni 24-30

ZABBULI 54-56

Jjuuni 24-30

Oluyimba 48 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

1. Katonda Ali ku Ludda Lwo

(Ddak. 10)

Weesige Yakuwa ng’otidde, nga Dawudi bwe yakola (Zb 56:​1-4; w06 8/1 lup. 24-25 ¶10-11)

Yakuwa asiima obugumiikiriza bwo era ajja kukuyamba (Zb 56:8; cl lup. 243 ¶9)

Yakuwa ali ku ludda lwo. Tajja kukuleka kutuukibwako kabi akayinza okukukosa olubeerera (Zb 56:​9-13; Bar 8:​36-39; w22.06 lup. 18 ¶16-17)

2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo

(Ddak. 10)

  • Zb 55:​12, 13—Yakuwa yali yakiteekateeka dda nti Yuda yandiriddemu Yesu olukwe? (it-1-E lup. 857-858)

  • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

3. Okusoma Bayibuli

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

4. Okutandika Okunyumya n’Abantu

(Ddak. 3) OKUBUULIRA MU BIFO EBYA LUKALE. Mubuulire ku nteekateeka ey’okuyigiriza abantu Bayibuli era omuwe kkaadi eyogera ku nteekateeka eyo. (th essomo 11)

5. Weeyongere Okuyamba Abantu

(Ddak. 4) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. (lmd essomo 7 akatundu 4)

6. Okwogera

(Ddak. 5) w23.01 lup. 29-30 ¶12-14—Omutwe: Okwagala kwe Tulina eri Kristo Kutuleetera Okuba Abavumu. (th essomo 9)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Oluyimba 153

7. Tusobola Okuba Abasanyufu Wadde nga . . . Twolekaganye n’Ekitala

(Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo.

Mulabe VIDIYO. Oluvannyuma buuza abakuwuliriza:

  • Kiki ky’oyigidde ku w’Oluganda Dugbe ekisobola okukuyamba ng’owulira otidde?

8. Ebikolebwa Ekibiina

9. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina

(Ddak. 30) bt sul. 11 ¶11-19

Okufundikira (Ddak. 3) | Oluyimba 70 n’Okusaba