Noovemba 14-20
OMUBUULIZI 1-6
Oluyimba 66 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Weeyagalire mu Ebyo Byonna by’Oteganira”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo ky’Omubuulizi.]
Mub 3:12, 13
—Katonda yatuwa obusobozi obw’okunyumirwa emirimu gye tukola (w15 2/1 4-6) Mub 4:6
—Beera n’endowooza ennuŋŋamu ku kukola emirimu (w15 2/1 6 ¶3-5)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Mub 2:10, 11
—Kiki Sulemaani kye yazuula ku bugagga? (w08 4/15 22 ¶9-10) Mub 3:16, 17
—Obutali bwenkanya obuli mu nsi tusaanidde kubutwala tutya? (w06 12/1 30 ¶9) Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mub 1:1-18
OBUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp16.6 omutwe oguli kungulu
—Muwe kaadi eragirira abantu ku JW.ORG. Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) wp16.6 omutwe oguli kungulu
—Ebyawandiikibwa bisomere ku ssimu oba kompyuta ey’omu ngalo. Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 21-23 ¶11-12
—Muyite ajje mu nkuŋŋaana.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 140
“Engeri y’Okukozesa Akatabo Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Oluvannyuma, mulabe vidiyo eraga engeri y’okuyigiriza omuntu Bayibuli nga tukozesa eky’okuyiga eky’okuna ekiri ku lupapula 115, mu katabo Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli? era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 4 ¶1-11
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 26 n’Okusaba