Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Noovemba 21-27

OMUBUULIZI 7-12

Noovemba 21-27
  • Oluyimba 41 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Jjukiranga Omutonzi Wo ow’Ekitalo ng’Okyali Muvubuka”: (Ddak. 10)

    • Mub 12:1—Abavubuka basaanidde okukozesa amaanyi gaabwe n’ebiseera byabwe okuweereza Katonda (w14 1/15 18 ¶3; 22 ¶1)

    • Mub 12:2-7—Abavubuka baba tebannatuuka mu ‘nnaku ez’obuyinike’ ezijja ng’omuntu akaddiye (w08 11/15 23 ¶2; w06 12/1 32 ¶10)

    • Mub 12:13, 14—Bw’oweereza Yakuwa mu buvubuka bwo, obulamu bwo buba n’ekigendererwa (w11-E 11/1 21 ¶1-6)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mub 10:1—Mu ngeri ki ‘obusirusiru obutono gye bubuutikira amagezi g’omuntu’? (w06 12/1 32 ¶6)

    • Mub 11:1—Ebigambo “suula omugaati gwo ku mazzi” birina makulu ki? (w06 12/1 32 ¶8)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mub 10:12–11:10

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) 2Ti 3:1-5—Yigiriza Amazima.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 44:27–45:2—Yigiriza Amazima.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 25-26 ¶18-20—Omuyizi wo muyite ajje mu nkuŋŋaana.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO