Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OLUYIMBA LWA SULEMAANI 1-8

Omuwala Omusunamu Yassaawo Ekyokulabirako Ekirungi

Omuwala Omusunamu Yassaawo Ekyokulabirako Ekirungi

Kyakulabirako ki ekirungi kye yatuteerawo?

2:7; 4:12

  • Yalindirira okutuusa lwe yandifunye omuntu gw’ayagalira ddala

  • Abalala bwe baamupikiriza okwagala omuntu yenna eyali amwegwanyiza, teyakkiriza

  • Yali mwetoowaze era yeekuuma

  • Omukwano gwe gwali tegusobola kugulwa

Weebuuze:

‘Ngeri ki ennungi omuwala Omusunamu gye yalina gye nnyinza okukoppa?’