Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Noovemba 7-13

ENGERO 27-31

Noovemba 7-13
  • Oluyimba 86 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Bayibuli Ennyonnyola Omukyala Omulungi bw’Abeera”: (Ddak. 10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Nge 27:12—Tuyinza tutya okukyoleka nti tuli ba magezi bwe kituuka ku kusalawo engeri gye tuneesanyusaamu? (w15 7/1 8 ¶3)

    • Nge 27:21—Okutenderezebwa omuntu kw’afuna kuyinza kumugezesa kutya? (w11-E 8/1 29 ¶2; w06 11/1 11 ¶11)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Nge 29:11–30:4

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okutegeka ennyanjula ezaabwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 89

  • Omwami we Amanyiddwa ku Miryango gy’Ekibuga”: (Ddak. 5) Kwogera. Kwa kuweebwa mukadde.

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10) Oba oyinza okusalawo okwogera ku by’okuyiga ebiri mu katabo Yearbook. (yb16-E 40-41)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv Ebyongerezeddwako lup. 207-209

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 125 n’Okusaba