Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Noovemba 11-17
  • Oluyimba 128 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Tulina Okufuba Okusigala mu Mazima”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya 2 Yokaana.]

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya 3 Yokaana.]

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Yuda.]

    • Yud 3​—‘Mulwanirire nnyo okukkiriza’ (w04 10/1 lup. 13-14 ¶8-9)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yud 4, 12​—Lwaki abasajja abatatya Katonda abebbirira ne bayingira mu kibiina bageraageranyizibwa ku “njazi eziri wansi mu mazzi . . . ku bijjulo by’ab’oluganda”? (it-2-E lup. 279, 816)

    • Yud 14, 15​—Lwaki Enoka yayogera ku kintu ekyali kitannabaawo ng’ekyabaawo edda, era obunnabbi bwe yayogera bunaatuukirizibwa butya? (wp17.1 lup. 12 ¶1, 3)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 2Yo 1-13 (th essomo 12)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 1)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 6)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe kaadi eragirira abantu ku jw.org. (th essomo 11)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 87

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 90

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 147 n’Okusaba