Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Noovemba 4-10

1 YOKAANA 1-5

Noovemba 4-10
  • Oluyimba 122 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Temwagalanga Nsi oba Ebintu Ebiri mu Nsi”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya 1 Yokaana.]

    • 1Yo 2:15, 16​—‘Buli kintu ekiri mu nsi kiva eri ensi,’ tekiva eri Kitaffe (w05 1/1 lup. 22 ¶13)

    • 1Yo 2:17​—Ensi eggwaawo n’okwegomba kwayo (w13 8/15 lup. 27 ¶18)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • 1Yo 2:7, 8​—Mu ngeri ki ekiragiro Yokaana kye yayogerako gye kiri ekikadde era nga kipya? (w13 9/15 lup. 10 ¶14)

    • 1Yo 5:16, 17​—Kibi kya ngeri ki “ekireeta okufa”? (it-1-E lup. 862 ¶5)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 1Yo 1:1–2:6 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO