Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Noovemba 23-29

EBY’ABALEEVI 6-7

Noovemba 23-29

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Ssaddaaka Eyaweebwangayo Okwebaza Yakuwa”: (Ddak. 10)

    • Lev 7:11, 12​—Emu ku ssaddaaka ez’emirembe ezaaweebwangayo yali ssaddaaka eyaweebwangayo kyeyagalire okwebaza Yakuwa (w19.11 lup. 22 ¶9)

    • Lev 7:13-15​—Oyo eyabanga awaddeyo ssaddaaka ey’emirembe awamu n’ab’omu maka ge baaliranga wamu ne Yakuwa mu ngeri ey’akabonero, ekyali kiraga nti waaliwo emirembe wakati waabwe ne Yakuwa (w00 9/1 lup. 9 ¶15)

    • Lev 7:20​—Abo bokka abaabanga abalongoofu be baawangayo ssaddaaka ez’emirembe ezakkirizibwanga (w00 9/1 lup. 13 ¶8)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lev 6:13​—Ndowooza ki Abayudaaya gye balina ku nsibuko y’omuliro ogwabanga ku kyoto ky’ebiweebwayo, naye Ebyawandiikibwa biraga ki? (it-1-E lup. 833 ¶1)

    • Lev 6:25​—Ebiweebwayo olw’ekibi byali byawukana bitya ku biweebwayo ebyokebwa n’ebiweebwayo eby’emirembe? (si-E lup. 27 ¶15)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lev 6:1-18 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 18

  • Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Laga nti Osiima: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo. Yita abaana be wateeseteese bajje ku siteegi, bwe muba nga mubalina, obabuuze ebibuuzo ebikwata ku vidiyo.

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30 oba obutawera) rr sul. 1 ¶1-7, vidiyo eyanjula essuula *

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 37 n’Okusaba

^ lup. 23 Ekitundu eky’okusoma bwe kibaamu okulaga vidiyo eyanjula essuula, vidiyo eyo esaanidde okusooka okulagibwa nga temunnatandika kusoma butundu.