Noovemba 30–Ddesemba 6
EBY’ABALEEVI 8-9
Oluyimba 16 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Obukakafu Obulaga nti Yakuwa Yasiima Enteekateeka y’Obwakabona”: (Ddak. 10)
Lev 8:6-9, 12—Musa yatongoza obwakabona (it-1-E lup. 1207)
Lev 9:1-5—Obwakabona bwe bwali bwakateekebwawo, Abayisirayiri bonna baaliwo nga bakabona bawaayo ssaddaaka ezaasooka (it-1-E lup. 1208 ¶8)
Lev 9:23, 24—Yakuwa yakiraga nti yali akkirizza enteekateeka y’obwakabona (w19.11 lup. 23 ¶13)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Lev 8:6—Kiki kye tuyigira ku ky’okuba nti bakabona baalina okuba abayonjo? (w14 11/15 lup. 9 ¶6)
Lev 8:14-17—Ng’obwakabona butongozebwa, lwaki Musa ye yawaayo ssaddaaka so si Alooni? (it-2-E lup. 437 ¶3)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lev 8:31–9:7 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma yogera ku kimu ku ebyo ebiri mu Omunaala gw’Omukuumi ogwa bonna Na. 2 2020, era omuwe magazini eyo. (th essomo 6)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma mubuulire ebimu ku ebyo ebiri ku jw.org, era omuwe kaadi eragirira abantu ku mukutu ogwo. (th essomo 4)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) bhs lup. 84 ¶6-7 (th essomo 11)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okubuulira nga Tukozesa Essimu”: (Ddak. 15) Kitundu kya kukubaganya birowoozo nga kya kukubirizibwa omulabirizi w’obuweereza. Mulabe vidiyo, era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30 oba obutawera) rr sul. 1 ¶8-14, akas. 1A
Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)
Oluyimba 40 n’Okusaba