Ddesemba 13-19
EKYABALAMUZI 8-9
Oluyimba 125 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Okuba Omwetoowaze Kisinga Okuba ow’Amalala”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Bal 8:27—Gidiyoni yasinza efodi gye yali akoze? (it-1-E lup. 753 ¶1)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Bal 8:28–9:6 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 9)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe brocuwa, Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era otandike okumuyigiriza Bayibuli. (th essomo 20)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lffi essomo 02 akatundu 4 (th essomo 13)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo, Ebikolebwa Ekibiina eya Ddesemba.
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 17 ¶9-14
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 22 n’Okusaba