Noovemba 29–Ddesemba 5, 2021
EKYABALAMUZI 4-5
Oluyimba 137 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Yakozesa Abakazi Babiri Okununula Abantu Be”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Bal 5:20—Mu ngeri ki emmunyeenye gye zaalwanira mu ggulu ku lwa Balaka? (w05 3/1 lup. 9 ¶5)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Bal 4:1-16 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe Omunaala gw’Omukuumi Na. 2 2021. (th essomo 1)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa, Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 4)
Okwogera: (Ddak. 5) w06-E 3/1 lup. 28-29—Omutwe: Mu Ngeri Ki ‘Abakazi gye Basaanidde Okusirika mu Kibiina’?—1Ko 14:34. (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Biruubirirwa Ki Bannyinaffe Bye Basobola Okweteerawo?”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, “Abakyala Abakola Ennyo mu Mukama Waffe.”
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 16 ¶14-20, akas. 16B
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 27 n’Okusaba