Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Engeri Abo Abatuziyiza Gye Bagezaako Okutumalamu Amaanyi

Engeri Abo Abatuziyiza Gye Bagezaako Okutumalamu Amaanyi

Abo abatuziyiza bagezaako okutumalamu amaanyi nga boogera eby’obulimba ku abo abatwala obukulembeze mu kibiina (2Sk 18:19-21; w05 10/1 lup. 21 ¶6)

Bagezaako okutubuzaabuza nga boogera eby’obulimba ku Yakuwa oba ku kibiina kye (2Sk 18:22, 25; w10 7/15 lup. 13 ¶3)

Bagezaako okutukema nga batusuubiza ebintu eby’obulimba (2Sk 18:31, 32; w13 11/15 lup. 19 ¶14; yb74-E lup. 177 ¶1)

WEEBUUZE, ‘Biki bye nsobola okukola kati, okusobola okweteekerateekera okuyigganyizibwa?’