Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Okuba Omunyiikivu Kivaamu Emikisa Mingi

Okuba Omunyiikivu Kivaamu Emikisa Mingi

Nnabbi Erisa yagamba Kabaka Yekowaasi okukola ekintu ekyandiraze engeri Isirayiri gye yandiwanguddemu Busuuli (2Sk 13:15-18)

Olw’okuba Yekowaasi teyayoleka bunyiikivu, teyamalirawo ddala Abasuuli (2Sk 13:19; w10 4/15 lup. 26 ¶11)

Yakuwa awa emikisa abaweereza be abafuba okumunoonya (Beb 11:6; w13 11/1 lup. 11 ¶5-6)

WEEBUUZE, ‘Nnyinza ntya okukiraga nti ndi munyiikivu mu kukola ebintu, gamba ng’okusoma Bayibuli, okubaawo mu nkuŋŋaana, n’okubuulira?’