Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Omukazi Omubi era Eyali Ayagala Ennyo Ebitiibwa Abonerezebwa

Omukazi Omubi era Eyali Ayagala Ennyo Ebitiibwa Abonerezebwa

Asaliya yatta abaana ba kabaka asobole okufuga Yuda (2Sk 11:1; it-1-E lup. 209; laba ekipande “‘Ab’Ennyumba ya Akabu Bonna Bajja Kusaanawo’​—2Sk 9:8”)

Yekoseba yakweka Yekowaasi, eyali ajja okuba kabaka (2Sk 11:2, 3)

Yekoyaada kabona asinga obukulu yafuula Yekowaasi kabaka era n’atta Asaliya, era nga kirabika ye yali asigaddewo ku b’ennyumba ya Akabu (2Sk 11:12-16; it-1-E lup. 209)

EKY’OKULOWOOZAAKO: Ebyo ebyaliwo biraga bitya nti ebigambo ebiri mu Engero 11:21 ne Omubuulizi 8:12, 13, bituufu?