Ddesemba 11-17
YOBU 25-27
Oluyimba 34 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Omuntu Atatuukiridde Asobola Okukuuma Obwesigwa”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Yob 26:14—Ebitono ennyo bye tumanyi ku butonde, bituyigiriza ki ku Yakuwa? (w16.11 lup. 9-10 ¶3)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yob 25:1–26:14 (th essomo 12)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2) Kozesa ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 1)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mulage engeri gy’ayinza okuzuula ensonga gy’ayagala okusomako ku jw.org. (th essomo 17)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 13 ennyanjula n’akatundu 1-3 (th essomo 15)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Okuba Abeesigwa mu Birowoozo”: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo.
Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 10) Mulabe Vidiyo Ebikolebwa Ekibiina eya Ddesemba.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) bt sul. 3 ¶4-11
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 57 n’Okusaba