Ddesemba 18-24
YOBU 28-29
Oluyimba 39 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Weekoledde Erinnya Eddungi nga Yobu?”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Yob 29:24—Kiki kye tuyigira ku Yobu? (g00-E 7/8 lup. 11 ¶3)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yob 28:1-28 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma omuwe akatabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 3)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akatabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, era mu bufunze mwogere ku biri wansi w’omutwe, “Engeri gy’Oyinza Okuganyulwa mu Masomo Gano.” (th essomo 17)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 13 Yiga Ebisingawo, n’akatundu 4 (th essomo 6)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Bye Nsobola Okukola Okukuuma Erinnya Lyaffe Eddungi”: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) bt sul. 3 ¶12-18
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 50 n’Okusaba