Ddesemba 2-8
ZABBULI 113-118
Oluyimba 127 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)
1. Yakuwa Tunaamusasula Ki?
(Ddak. 10)
Yakuwa atukuuma, atulaga ekisa, era atununula (Zb 116:6-8; w01 1/1 lup. 21 ¶13)
Tusobola okusasula Yakuwa nga tutambulira ku mateeka ge n’emitindo gye (Zb 116:12, 14; w09 7/15 lup. 29 ¶4-5)
Tusobola okusasula Yakuwa nga tumuwa “ssaddaaka ey’okwebaza” (Zb 116:17; w19.11 lup. 22-23 ¶9-11)
2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo
(Ddak. 10)
Zb 116:15—‘Abantu ba Katonda abeesigwa’ aboogerwako mu lunyiriri luno be baani? (w12 5/15 lup. 22 ¶1-2)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
3. Okusoma Bayibuli
(Ddak. 4) Zb 116:1–117:2 (th essomo 2)
4. Beera Mwesimbu—Ekyo Yesu Kye Yakola
(Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Mulabe VIDIYO, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku lmd essomo 12 akatundu 1-2.
5. Beera Mwesimbu—Koppa Yesu
(Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo lmd essomo 12 akatundu 3-5 ne “Laba Ne.”
Oluyimba 60
6. Ebyetaago by’Ekibiina
(Ddak. 15)
7. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina
(Ddak. 30) bt sul. 19 ¶1-5, akasanduuko ku lup. 169, 172