Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ddesemba 9-15

ZABBULI 119:​1-56

Ddesemba 9-15

Oluyimba 124 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

1. “Omuvubuka Ayinza Atya Okukuuma Ekkubo Lye nga Ddongoofu?”

(Ddak. 10)

Beera bulindaala (Zb 119:9; w87-E 11/1 lup. 18 ¶10)

Nywerera ku ebyo Yakuwa by’atujjukiza (Zb 119:​24, 31, 36; w06 7/1 lup. 17 ¶1)

Totunuulira bitagasa (Zb 119:37; w10 4/15 lup. 20 ¶2)

WEEBUUZE, ‘Kujjukizibwa ki kwe nfunye okuva eri Yakuwa okusobola okunnyamba okusigala nga ndi muyonjo mu mpisa?’

2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo

(Ddak. 10)

  • Zabbuli 119 yawandiikibwa mu ngeri ki era oboolyawo lwa nsonga ki? (w05 5/1/05 lup. 3 ¶2)

  • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

3. Okusoma Bayibuli

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

4. Okutandika Okunyumya n’Abantu

(Ddak. 3) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. Tandika okunyumya n’omuntu gw’osanze mu kkubo nga mubuulira nnyumba ku nnyumba. (lmd essomo 1 akatundu 4)

5. Weeyongere Okuyamba Abantu

(Ddak. 4) NNYUMBA KU NNYUMBA. Omulundi gwe wasembayo okwogera naye yakugamba nti yafiirwa omuntu we. (lmd essomo 9 akatundu 3)

6. Okwogera

(Ddak. 5) ijwyp 83-E—Omutwe: Nnyinza Ntya Okwewala Okukola Ekibi nga Nkemeddwa? (th essomo 20)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Oluyimba 40

7. Ebikolebwa Ekibiina

(Ddak. 10) Mulabe VIDIYO Ebikolebwa Ekibiina eya Ddesemba

8. Ebyetaago by’Ekibiina

(Ddak. 5)

9. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina

(Ddak. 30) bt sul. 19 ¶6-13

Okufundikira (Ddak. 3) | Oluyimba 21 n’Okusaba