Noovemba 11-17
ZABBULI 106
Oluyimba 36 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)
1. “Beerabira Katonda Omulokozi Waabwe”
(Ddak. 10)
Abayisirayiri bwe baafuna ebibatiisa, baajeemera Yakuwa (Kuv 14:11, 12; Zb 106:7-9)
Bwe baalumwa enjala n’ennyonta, beemulugunya ku Yakuwa (Kuv 15:24; 16:3, 8; 17:2, 3; Zb 106:13, 14)
Bwe beeraliikirira, baasinza ekifaananyi (Kuv 32:1; Zb 106:19-21; w18.07 lup. 20 ¶13)
EKY’OKULOWOOZAAKO: Bwe tufuna ebizibu, tuganyulwa tutya bwe tujjukira engeri Yakuwa gye yatuyambamu mu biseera eby’emabega?
2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo
(Ddak. 10)
Zb 106:36, 37—Kakwate ki akaliwo wakati w’okusinza ebifaananyi n’okuwaayo ssaddaaka eri badayimooni? (w06 9/1 lup. 8 ¶9)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
3. Okusoma Bayibuli
(Ddak. 4) Zb 106:21-48 (th essomo 10)
4. Yigiriza mu Ngeri Ennyangu—Ekyo Yesu Kye Yakola
(Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Mulabe VIDIYO, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku lmd essomo 11 akatundu 1-2.
5. Yigiriza mu Ngeri Ennyangu—Koppa Yesu
(Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo lmd essomo 11 akatundu 3-5 ne “Laba Ne.”
Oluyimba 78
6. Ebyetaago by’Ekibiina
(Ddak. 15)
7. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina
(Ddak. 30) bt sul. 18 ¶1-5, akasanduuko ku lup. 162, 164