Okitobba 3-9
ENGERO 1-6
Oluyimba 37 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Weesige Yakuwa n’Omutima Gwo Gonna”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo ky’Engero.]
Nge 3:1-4
—Yoleka okwagala okutajjulukuka era beera mwesigwa (w00-E 1/15 23-24) Nge 3:5-8
—Weesige Yakuwa n’omutima gwo gwonna (w00-E 1/15 24)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Nge 1:7
—Lwaki “okutya Yakuwa ye ntandikwa y’okumanya”? (w06 11/1 9 ¶1; it-2-E 180) Nge 6:1-5
—Kiki kye tusaanidde okukola bwe tukimanya nti twakola endagaano ekwata ku bya bizineesi eyinza okutuleetera ebizibu? (w00-E 9/15 25-26) Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Nge 6:20-35
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okwenyigira mu bujjuvu mu kaweefube ow’okuyita abantu mu nkuŋŋaana ez’oku Ssande, ajja okukolebwa mu nsi yonna.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 107
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 8) Oba oyinza okusalawo okwogera ku by’okuyiga ebiri mu Yearbook (yb16-E 25-27)
Abo Abajja mu Nkuŋŋaana Zaffe Bakolere Ebirungi (Nge 3:27): (Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Biki Ebikolebwa ku Kizimbe ky’Obwakabaka?. Oluvannyuma buuza abawuliriza bye tusobola okukola okwongera ku ssanyu eribaawo ku Kizimbe ky’Obwakabaka, si mu Okitobba mwokka, naye ne mu biseera ebirala.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 2 ¶1-11
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 63 n’Okusaba