Okitobba 10-16
ENGERO 7-11
Oluyimba 32 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Temukkirizanga Mitima Gyammwe Kutwalirizibwa”: (Ddak. 10)
Nge 7:6-12
—Abo abatalina magezi batera okugwa mu mitawaana mu by’omwoyo (w00-E 11/15 29-30) Nge 7:13-23
—Okusalawo obubi kiyinza okuvaamu emitawaana (w00-E 11/15 30-31) Nge 7:4, 5, 24-27
—Amagezi n’okutegeera bijja kutuyamba obutagwa mu mitawaana (w00-E 11/15 29, 31)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Nge 9:7-9
—Engeri gye tweyisaamu nga tuwabuddwa eyoleka ki? (w01-E 5/15 29-30) Nge 10:22
—Egimu ku mikisa Yakuwa gy’atuwa leero gye giruwa? (w06 6/1 13-16 ¶3-16) Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Nge 8:22–9:6
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) g16.5 omutwe oguli kungulu
—Muyite ajje mu nkuŋŋaana ez’oku Ssande. Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) g16.5 omutwe oguli kungulu
—Muyite ajje mu nkuŋŋaana ez’oku Ssande. Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 176 ¶5-6
—Omuyizi muyite mu nkuŋŋaana.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 83
Bavubuka Banno kye Bagamba
—Amasimu (Nge 10:19): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Bavubuka Banno kye Bagamba —Amasimu. Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku kitundu ekigenderako ekiri ku jw.org/lg ekirina omutwe “Biki Bye Nsaanidde Okumanya ku Kuweereza Abalala Mesegi?” Ggumiza ebyo ebiri wansi w’omutwe “Eby’Okulowoozaako.” Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 2 ¶12-21, akas. ku lup. 24
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 152 n’Okusaba
Mujjukizibwa okussaako oluyimba luno muluwulirize omulundi gumu mulyoke muluyimbire wamu.