Okitobba 17-23
ENGERO 12-16
Oluyimba 69 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Amagezi Gasinga Zzaabu”: (Ddak. 10)
Nge 16:16, 17
—Omuntu ow’amagezi asoma Ekigambo kya Katonda era n’assa mu nkola by’ayiga (w07-E 7/15 8) Nge 16:18, 19
—Omuntu ow’amagezi taba wa malala (w07-E 7/15 8-9) Nge 16:20-24
—Omuntu ow’amagezi ayogera ebizimba abalala (w07-E 7/15 9-10)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Nge 15:18–16:6
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Yok 11:11-14
—Yigiriza Amazima. Muyite ajje mu nkuŋŋaana ez’oku Ssande. Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Lub 3:1-6; Bar 5:12
—Yigiriza Amazima. Muyite ajje mu nkuŋŋaana ez’oku Ssande. Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 191 ¶18-19
—Omuyizi muyite mu nkuŋŋaana.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 117
“Engeri y’Okuddamu Obulungi mu Nkuŋŋaana”: (Ddak. 15) Kukubaganya Birowoozo. Mulabe vidiyo, Beera Mukwano gwa Yakuwa
—Tegeka ky’Onoddamu mu Nkuŋŋaana. Oluvannyuma, yita abaana be wateeseteese bajje ku pulatifoomu obabuuze ebibuuzo bino: Bintu ki ebina bye tulina okukola okutegeka eky’okuddamu ekirungi? Lwaki tetusaanidde kuggwaamu maanyi nga tebatulonze kuddamu? Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 3 ¶1-7, akas. ku lup. 29
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 106 n’Okusaba