Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ENGERO 17-21

Noonya Emirembe

Noonya Emirembe

Abantu ba Yakuwa bakolagana bulungi. Wadde nga bafuna obutategeeragana, bakolera ku magezi agali mu Kigambo kya Katonda ne basobola okuzzaawo emirembe.

Abakristaayo abeesigwa bwe bafuna obutategeeragana . . .

19:11

  • bafuba okusigala nga bakkakkamu

18:13, 17

  • bafuba okumanya byonna ebizingirwamu nga tebannabaako kye boogera

17:9

  • lbasonyiwa oyo aba abanyiizizza