Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Okitobba 31–Noovemba 6

ENGERO 22-26

Okitobba 31–Noovemba 6
  • Oluyimba 88 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Yigiriza Omwana Ekkubo ly’Asaanidde Okutambuliramu”: (Ddak. 10)

    • Nge 22:6; 23:24, 25—Okuyigiriza abaana okwagala Yakuwa kibayamba okuba abasanyufu era n’okuba ab’obuvunaanyizibwa nga bakuze (w08 7/1 16; w07-E 6/1 31)

    • Nge 22:15; 23:13, 14—Mu maka, “omuggo” gukiikirira okukangavvula okw’engeri ezitali zimu (w15 11/15 5 ¶6; it-2-E 818 ¶4)

    • Nge 23:22—Abaana abakuze basobola okuganyulwa mu bumanyirivu bazadde baabwe bwe baba nabwo (w04 7/1 8 ¶1-3; w00 7/1 17 ¶13)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Nge 24:16—Ekyawandiikibwa kino kituyamba kitya okugumiikiriza nga tudduka embiro z’obulamu? (w13 3/15 4-5 ¶5-8)

    • Nge 24:27—Ekyawandiikibwa kino kirina makulu ki? (w09 10/15 12 ¶1)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Nge 22:1-21

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kaadi eragirira abantu ku mukutu JW.ORG—Buulira embagirawo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Kaadi eragirira abantu ku mukutu JW.ORG—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo, ng’ofundikira mutegeeze ku vidiyo Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli?

  • Ng’Oyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 179-181 ¶18-19

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 101

  • Okozesa Kaadi Eziragirira Abantu ku Mukutu JW.ORG?”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo eraga engeri y’okugaba kaadi eyo, era oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okutambulanga ne kaadi ezo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 3 ¶16-21

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 146 n’okusaba

    Mujjukizibwa okussaako oluyimba olwo muluwulirize omulundi gumu, oluvannyuma muyimbire wamu.