Ab’oluganda balagaŋŋana okwagala mu Malawi

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Okitobba 2018

Bye Tuyinza Okwogerako

Eby’okwogerako ebikwata ku nsonga lwaki abantu babonaabona era ne Katonda ky’ajja okukola okuggyawo okubonaabona.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yesu Afaayo ku Ndiga Ze

Yesu, Omusumba Omulungi, amanyi bulungi endiga ze. Amanyi bye zeetaaga, obunafu bwazo, era n’obusobozi bwazo.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Beera Musaasizi nga Yesu

Lwaki engeri Yesu gye yayolekamu obusaasizi n’ekisa yeewuunyisa?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Mbateereddewo Ekyokulabirako”

Yesu yayigiriza abatume be okuba abeetoowaze n’okukola emirimu egitwalibwa ng’egya wansi.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okwagala Kwe Kwawulawo Abakristaayo ab’Amazima—Weewale Okwefaako Wekka n’Okunyiiga Amangu

Okusobola okwoleka okwagala, tusaanidde okufaayo ku balala n’okwewala okunyiiga amangu.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Temuli ba Nsi”

Abagoberezi ba Yesu beetaaga obuvumu okusobola okusigala nga si ba nsi.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okwagala Kwe Kwawulawo Abakristaayo ab’Amazima—Kuuma Obumu Bwe Tulina

Okusobola okusigala nga tuli bumu, tulina okulaba ebirungi abalala bye bakola n’okubasonyiwa.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yesu Yawa Obujulirwa ku Mazimah

Naffe abayigirizwa ba Yesu tuwa obujulirwa ku mazima mu bigambo ne mu bikolwa.

OBULAMU BW’EKIKRITAAYO

Okwagala Kwe Kwawulawo Abakristaayo ab’Amazima—Sanyukira Wamu n’Amazima

Tusaanidde okuwa obujulirwa ku mazima n’okusanyukira awamu n’amazima wadde nga tuli mu nsi ejjudde abantu abakola ebintu ebibi.