Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Okitobba 22-28

YOKAANA 15-17

Okitobba 22-28
  • Oluyimba 129 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Temuli ba Nsi”: (Ddak. 10)

    • Yok 15:19​—Abagoberezi ba Yesu ‘si ba nsi’ (“ensi” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 15:19, nwtsty)

    • Yok 15:21​—Abagoberezi ba Yesu bakyayibwa olw’erinnya lye (“olw’erinnya lyange” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 15:21, nwtsty)

    • Yok 16:33​—Abagoberezi ba Yesu basobola okuwangula ensi nga bwe yakola (it-1-E lup. 516)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yok 17:21-23​—Mu ngeri ki abagoberezi ba Yesu gye bandibadde “omu”? (“omu” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 17:21, nwtsty; “basobole okubeerera ddala obumu” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 17:23, nwtsty)

    • Yok 17:24​—Ebigambo “ng’ensi tennatandika” birina makulu ki? (“ng’ensi tennatandika” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 17:24, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yok 17:1-14

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Okuddiŋŋana okw’Okusatu: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ekyawandiikibwa kye weerondedde, oluvannyuma omuwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 14 ¶3-4

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO