Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YOKAANA 15-17

“Temuli ba Nsi”

“Temuli ba Nsi”

15:19, 21; 16:33

  • Yesu yawangula ensi mu ngeri nti teyakkiriza kutwalirizibwa bintu ebiri mu nsi n’endowooza yaayo

  • Abagoberezi ba Yesu beetaaga obuvumu okusobola okusigala nga si ba nsi n’obutatwalirizibwa ndowooza y’abantu b’ensi

  • Bwe tufumiitiriza ku kyokulabirako kya Yesu, naffe tusobola okufuna obuvumu ne tuwangula ensi nga bwe yakola