Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ssebutemba 12-18

ZABBULI 120-134

Ssebutemba 12-18
  • Oluyimba 33 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Obuyambi Bwange Buva eri Yakuwa”: (Ddak. 10)

    • Zb 121:1, 2—Yakuwa tumwesiga olw’okuba ye yatonda ebintu byonna (w05 1/1 8 ¶3)

    • Zb 121:3, 4—Yakuwa afaayo ku byetaago by’abaweereza be (w05 1/1 8 ¶4)

    • Zb 121:5-8—Yakuwa akuuma abantu be (w05 1/1 9 ¶5-7)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 123:2—Ekyokulabirako ekikwata ku ‘maaso g’abaweereza,’ kirina makulu ki? (w06 10/1 31 ¶4)

    • Zb 133:1-3—Ekimu ku ebyo bye tuyiga mu zabbuli eno kye kiruwa? (w06 10/1 32 ¶2)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 127:1–129:8

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp16.5 omutwe oguli kungulu—Engeri y’okukwatamu omuntu atukambuwalidde.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) wp16.5 omutwe oguli kungulu—Muyite abeewo mu nkuŋŋaana.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 8 ¶6—Laga omuyizi engeri gy’ayinza okussa mu nkola by’ayize.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 114

  • Yakuwa Ankoledde Ebirungi Bingi: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo, Yakuwa Ankoledde Ebirungi Bingi. (Genda ku jw.org/lg, EBITABO > VIDIYO.) Mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Yakuwa yayamba atya mwannyinaffe Crystal, era ekyo kyamukubikiriza kukola ki? Akola ki ebirowoozo bwe bimuyitirirako? Kiki ky’oyigidde ku mwannyinaffe Crystal?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia Okufundikira ¶1-13

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 119 n’Okusaba