Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ssebutemba 26–Okitobba 2

ZABBULI 142-150

Ssebutemba 26–Okitobba 2
  • Oluyimba 134 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Yakuwa Mukulu era y’Agwanidde Okutenderezebwa Ennyo”: (Ddak. 10)

    • Zb 145:1-9—Ekitiibwa kya Yakuwa tekiriiko kkomo (w04 2/1 3 ¶3-4; 4 ¶7-8; 7 ¶20-21; 8 ¶2)

    • Zb 145:10-13—Abeesigwa eri Yakuwa bamutendereza (w04 2/1 9 ¶3-6)

    • Zb 145:14-16—Yakuwa ayamba era awanirira abo abeesigwa gy’ali (w04 2/1 10-11 ¶10-14)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 143:8—Olunyiriri luno lutuyamba lutya okukola ebyo ebiweesa Yakuwa ekitiibwa buli lunaku? (w10 1/15 21 ¶1-2)

    • Zb 150:6—Olunyiriri olusembayo mu kitabo kya Zzabuli luggumiza nsonga ki enkulu? (it-2-E 448)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 145:1-21

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) 1Pe 5:7—Yigiriza Amazima.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 37:9-11—Yigiriza Amazima.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 9 ¶3—Yamba omuyizi okulaba engeri gy’ayinza okussa mu nkola ebyo by’ayize.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO